Bakabaka Omunaana Bamanyibwa
Obunnabbi obuli mu kitabo kya Danyeri ne mu kitabo ky’Okubikkulirwa butuyamba okutegeera bakabaka omunaana oba obufuzi omunaana n’engeri gye bwandigenze buddiriŋŋanamu. Tusobola okutegeera obulungi obunnabbi obwo singa tutegeera obunnabbi obwasooka okwogerwa mu Bayibuli.
Okumala emyaka mingi, Sitaani ateeseteese ezzadde lye ng’ateekawo obwakabaka oba obufuzi obutali bumu. (Luk. 4:5, 6) Obumu ku bwakabaka obwo bulwanyisizza butereevu abantu ba Katonda, kwe kugamba, eggwanga lya Isiraeri oba Abakristaayo abaafukibwako amafuta. Mu kwolesebwa Danyeri ne Yokaana kwe baafuna, obufuzi munaana bwokka obw’amaanyi bwe bwogerwako.
[Ekipande/Ebifaananyi ebiri ku lupapula 12, 13]
(Bw’oba oyagala okulaba bwe bifaananira ddala, genda mu magazini)
OBUNNABBI OBULI OBUNNABBI OBULI
MU DANYERI MU OKUBIKKULIRWA
1. Misiri
2. Bwasuli
3. Babulooni
4. Bumeedi
ne Buperusi
5. Buyonaani
6. Rooma
7. Bungereza
n’Amerikaa
8. Ekinywi ky’Amawanga
n’ekibiina ky’Amawanga Amagattesb
ABANTU BA KATONDA
2000 E.E.T.
Ibulayimu
1500
Eggwanga lya Isiraeri
1000
Danyeri 500
E.E.T./E.E.
Yokaana
Isiraeri wa Katonda 500
1000
1500
2000 E.E.
[Obugambo obuli wansi]
a Bakabaka bano bombi babeerawo mu kiseera kye kimu, mu nnaku ez’oluvannyuma. Laba olupapula 19.
b Bakabaka bano bombi babeerawo mu kiseera kye kimu, mu nnaku ez’oluvannyuma. Laba olupapula 19.
[Ebifananyi]
Ekifaananyi ekinene (Dan. 2:31-45)
Ensolo ennya eziva mu nnyanja (Dan. 7:3-8, 17, 25)
Endiga ensajja n’embuzi ensajja (Dan., sul. 8)
Ensolo ey’emitwe omusanvu (Kub. 13:1-10, 16-18)
Ensolo ey’amayembe abiri ereetera abantu okukola ekifaananyi ky’ensolo (Kub. 13:11-15)
[Ensibuko y’Ebifaananyi]
Photo credits: Egypt and Rome: Photograph taken by courtesy of the British Museum; Medo-Persia: Musée du Louvre, Paris