Olukalala lw’Emitwe Omunaala gw’Omukuumi 2012
Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira
ABAJULIRWA BA YAKUWA
Abatalaazi, 8/15
Alipoota y’Olukuŋŋaana, 8/15
Amasomero g’Ekibiina, 9/15
Baabuulira Ekigambo kya Katonda n’Obuvumu! 2/15
Bakolopoota, 5/15
Beewaayo Kyeyagalire mu Brazil, 10/15
Beewaayo Kyeyagalire mu Ecuador, 7/15
‘Buli Omu Yantunuuliranga’ (Dawn-Mobile), 2/15
Bye Baawaayo Byakola ku Byetaago by’Abalala (okuwaayo), 11/15
Ebigambo ‘Ebyava mu Kamwa k’Abaana’ (Russia, Australia), 10/15
“Ekirooto Kyange Kyatuukirira” (okuweereza nga payoniya), 7/15
Kirungi Okulaga Abalala Ekisa, 6/15
‘Kuumanga Omutima Gwo!’ (Olukuŋŋaana lwa Disitulikiti), 7/1
Lwaki Babuulira Nnyumba ku Nnyumba? 6/1
‘Nnaasobola Ntya Okubuulira?’ (yasannyalala), 1/15
‘Obubaka Obukyasinzeeyo Okuba Obulungi’ (ku leediyo y’e Canada), 11/15
Okutereka Ebintu Byaffe eby’Omuwendo eby’Edda, 1/15
“Tukubeyo Ekifaananyi” (Mexico), 3/15
Watchtower eri mu Lungereza Olugonzeddwamu, 1/15, 12/15
BAYIBULI
Ekyusa Obulamu bw’Abantu, 1/1, 4/1, 10/1
Eyogera ku Binaabaawo mu Biseera eby’Omu Maaso? 7/1
Togikozesa mu Ngeri Nkyamu, 12/15
Yigiriza Abaana Bo, 1/1, 10/1
EBIRALA
Abantu Bonna Abalungi Bagenda mu Ggulu? 10/1
Akabi Akali mu by’Obusamize, 7/1
Ana Ayogerwako mu Njiri Yali Ani? 4/1
“Awaasalirwanga Emisango” (Bik 18:12), 7/1
Bakabaka Omunaana Bamanyibwa, 6/15
Bayibuli Eyogera Ki ku by’Okwetaba? 1/1
Biseera eby’Omu Maaso eby’Essanyu, 7/1
Bungereza n’Amerika Zaafuuka Ddi Obufuzi Kirimaanyi obw’Omusanvu? 6/15
Endowooza gy’Osooka Okuba Nayo ku Muntu, 7/1
Gekazi Yalina Omululu? 10/1
Kalumagedoni, 7/1
Nasani—Yawagira Okusinza okw’Amazima, 2/15
Obuggya, 2/15
Okufa kw’Abaweereza ba Katonda kwa Muwendo, 5/15
Okunywa Ssigala Kibi mu Maaso ga Katonda? 10/1
Okutereka Amagi (enkola ya IVF), 12/15
Okweyimirizaawo ng’Enfuna Yo Ekendedde, 7/1
Olunaku olw’Okusalirako Omusango, 10/1
“Omulimu Gwammwe Guliweebwa Empeera” (Asa), 8/15
Weekuume Emyoyo Emibi! 7/1
Yakuuma, Yalabirira, Yagumiikiriza (Yusufu), 4/1
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
Abakristaayo ab’Amazima Bassa Ekitiibwa mu Bayibuli, 1/15
“Abatuuze ab’Akaseera Obuseera” Bali Bumu, 12/15
‘Anankankanya y’Ani?’ 7/15
‘Baalina Obulagirizi bw’Omwoyo Omutukuvu,’ 6/15
Bakabona era Bakabaka Abajja Okuganyula Abantu Bonna, 1/15
Ba Munywevu Osobole Okwewala Emitego gya Sitaani! 8/15
Ba Muvumu ng’Oyolekagana n’Ebizibu Ebiriwo Leero, 10/15
“Beera Muvumu era Beera wa Maanyi,” 2/15
Beera n’Endowooza Ennuŋŋamu ng’Obufumbo Bwo Bulimu Ebizibu, 5/15
Buulira n’Obunyiikivu, 3/15
Ekigambo Kyo Yee, Kibeerenga Yee, 10/15
Emirembe mu Myaka Olukumi—n’Okweyongerayo! 9/15
Engeri Ensi Eno Embi gy’Ejja Okuzikirizibwamu, 9/15
Engeri gy’Oyinza Okuba mu Bulamu Obweyagaza, 12/15
Gondera Katonda Osobole Okuganyulwa mu Bisuubizo Bye, 10/15
Kisoboka Okufuna Essanyu mu Maka Agatali Bumu mu Kukkiriza, 2/15
Kkiriza Yakuwa Akuwe Eddembe Erya Nnamaddala, 7/15
Kuuma Omwoyo gw’Ekibiina Omulungi, 2/15
Mwoyo Ki gw’Oyoleka? 10/15
Ndi Wamu Nammwe, 8/15
‘Njigiriza Okukola by’Oyagala,’ 11/15
Oganyulwa Otya mu Kuba nti Yakuwa Asonyiwa? 11/15
Okulyaŋŋanamu Enkwe—Kucaase Nnyo Ennaku Zino! 4/15
Okuweereza Yakuwa Kye Tulina Okukulembeza? 6/15
Oli Muwanika Katonda Gwe Yeesiga! 12/15
‘Omwana Ayagala Okumanyisa Abantu Ebikwata ku Kitaawe,’ 4/15
Ossa Ekitiibwa mu Kirabo Katonda Kye Yatuwa eky’Obufumbo? 5/15
Oyoleka Ekitiibwa kya Yakuwa? 5/15
Sanyukira Essuubi ly’Olina, 3/15
Sigala ng’Otunula ng’Abatume Bwe Baakola, 1/15
Sigala ng’Otunula nga Yesu Bwe Yakola, 2/15
Sonyiwanga Abalala, 11/15
“Temumanyi Lunaku Wadde Essaawa” 9/15
Totunuulira Bintu Bye Waleka Emabega, 3/15
Waayo Ssaddaaka eri Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna, 1/15
Weekuume Emitego gy’Omulyolyomi! 8/15
Weereza Katonda ow’Eddembe, 7/15
Weereza Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna, 4/15
Weesige Yakuwa—Katonda ‘ow’Ebiro n’Ebiseera,’ 5/15
Weetwale Okuba owa Wansi, 11/15
Weeyisa ‘ng’Omutuuze ow’Akaseera Obuseera,’ 12/15
Weeyise ng’Omutuuze w’Obwakabaka! 8/15
Yakuwa Abikkula “Ebintu Ebiteekwa Okubaawo Amangu,” 6/15
Yakuwa Akuŋŋaanya ab’Omu Maka Ge, 7/15
Yakuwa Akuŋŋaanya Abantu Be Abasanyufu, 9/15
Yakuwa Amanyi Okununula Abantu Be, 4/15
Yakuwa Atukuuma Tusobole Okufuna Obulokozi, 4/15
Yakuwa Ye “Mubikkuzi w’Ebyama,” 6/15
Yamba Abantu ‘Okuzuukuka Okuva mu Tulo,’ 3/15
Yesu Yali Mwetoowaze, 11/15
Yigira ku ‘Bintu Ebikulu Ebikwata ku Mazima,’ 1/15
Yigira ku Bugumiikiriza bwa Yakuwa ne Yesu, 9/15
EBYAFAAYO BY’OBULAMU BW’AB’OLUGANDA
Bamaze Emyaka 60 nga ba Mukwano (L. Turner, W. Kasten, R. Kelsey, R. Templeton), 10/15
Emyaka Ensanvu gye Mmaze nga Nneekutte ku Lukugiro lw’Omuyudaaya (L. Smith), 4/15
Kati Mmanyi Katonda Gwe Nsinza (M. Bacudio), 10/1
“Mu Mukono Gwo Ogwa Ddyo Mwe Muli Ebisanyusa Emirembe n’Emirembe” (L. Didur), 3/15
Nnakola Omukwano ku Bakristaayo Abakuze mu Myaka (E. Gjerde), 5/15
Nnali Njagala Kubeera nga Muwala wa Yefusa (J. Soans), 1/1
Tuyize “Ekyama” Ekiri mu Buweereza Obutukuvu (O. Randriamora), 6/15
Yakuwa Yanjigiriza Okukola by’Ayagala (M. Lloyd), 7/15
Yakuwa Anzibudde Amaaso (P. Oyeka), 7/1
OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO
Amaka Go Gayinza Gatya Okufuna Essanyu? 1/1
Bataata Bayinza Batya Okusigaza Enkolagana ey’Oku Lusegere ne Batabani Baabwe, 1/1
Bye Njiga mu Bayibuli, 7/1, 10/1
Ebinaatuyamba Okwongera Okuganyulwa mu Kwesomesa, 1/15
Ekirabo eky’Okusigala nga Si Bafumbo, 11/15
“Ekiseera eky’Okwagaliramu n’Ekiseera eky’Okukyayiramu,” 1/1
Ekiwandiiko eky’Okweyama Okuba Omwesigwa, 12/15
Lwaki Abakristaayo Babatizibwa? 4/1
Mukolere Wamu ng’Abafumbo Okufuuka Abantu ab’Eby’omwoyo, 1/1
“Mwekuume Ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo,” 5/15
Noonya “Obulagirizi Obutuufu,” 6/15
Okuba ow’Ekisa, 10/1
Okulaba Ebifaananyi eby’Obugwenyufu Kiyinza Okuviirako Omuntu Okugobebwa mu Kibiina? 3/15
Oyinza Otya Okuwa Abalala Amagezi? 3/15
Yigiriza Abaana Bo, 1/1, 10/1
YAKUWA
Lwaki Yagamba Ibulayimu Okuwaayo Omwana We nga Ssaddaaka? 7/10
Semberera Katonda, 1/1, 4/1, 7/1, 10/1
Oyo Awulira Okusaba, 10/1
YESU KRISTO
Ani Yasindika “Emmunyeenye”? 4/1
Ebibuuzo Ebimukwatako Biddibwamu, 4/1
Ebitabo by’Enjiri Ebipya, 4/1
Lwaki Engeri Gye Yattibwamu Yaleetera Abayudaaya Abamu Okwesittala, 5/1
Yali Ategeeza Ki Bwe Yayogera ku Kutambula Mayiro Eyokubiri? (Mat 5:41), 4/1
Yesu Ye Katonda? 4/1