Ebirimu
Ddesemba 15, 2015
© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
FEBWALI 1-7, 2016
Yakuwa Katonda Ayogera eri Abantu
OLUPAPULA 4
FEBWALI 8-14, 2016
Enzivvuunula ya Bayibuli Ennungi Ennyo
OLUPAPULA 9
FEBWALI 15-21, 2016
OLUPAPULA 18
FEBWALI 22-28, 2016
OLUPAPULA 23
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Yakuwa Katonda Ayogera eri Abantu
▪ Enzivvuunula ya Bayibuli Ennungi Ennyo
Okumala enkumi n’enkumi z’emyaka, Yakuwa abadde ayogera eri abaweereza be mu nnimi ezitali zimu. Ebitundu bino biraga nti eky’okuba nti waliwo ennimi ez’enjawulo, tekiremesezza Yakuwa kwogera eri abantu. Era biraga bulungi nti Enkyusa ey’Ensi Empya ekoze kinene nnyo mu kutukuzibwa kw’erinnya lya Katonda n’okuyamba abantu okutegeera Katonda by’ayagala.
▪ Kozesa Bulungi Olulimi Lwo
Katonda yatuwa ekirabo eky’okwogera. Ekitundu kino kyogera ku bintu bisatu ebisobola okutuyamba okukozesa obulungi ekirabo ekyo. Kitukubiriza okukoppa Yesu nga tukozesa ekirabo eky’okwogera okutendereza Yakuwa n’okuganyula abalala.
▪ Yakuwa Ajja Kukuyamba
Ffenna tulwala. Naye twandisuubidde okuwonyezebwa mu ngeri ey’ekyamagero ng’abantu abamu aboogerwako mu Bayibuli bwe baawonyezebwa? Kiki kye tusaanidde okulowoozaako nga waliwo omuntu atuwadde amagezi ku by’obujjanjabi? Ekitundu kino kijja kuddamu ebibuuzo ebyo era kijja kituyamba okusalawo mu ngeri ey’amagezi.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
14 Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Olungereza eya 2013
28 Nnafuna Emirembe ne Katonda era ne Maama Wange
32 Olukalala lw’Emitwe Egibadde mu Omunaala gw’Omukuumi 2015
KU DDIBA: Payoniya ow’enjawulo ng’abuulira maama n’abaana be amawulire amalungi. Olusipeyini n’Olugalani ze nnimi entongole ezikozesebwa mu Paraguay, era ababuulizi babuulira abantu mu nnimi ezo zombi
PARAGUAY
ABANTU
6,800,236
ABABUULIZI