Ogw’Okusoma mu Kibiina
SSEBUTEMBA 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: OKITOBBA 24–NOOVEMBA 27, 2016
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
FIJI
Ab’oluganda ne bannyinaffe mu Fiji banyumirwa nnyo okubuulira abantu abali mu byalo ebyesudde ekibuga kya Fiji ekikulu ekiyitibwa Suva. Babuulira amawulire amalungi buli muntu gwe basanga
ABANTU
887,027
ABABUULIZI
3,097
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2015)
11,845
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.