Ebirimu
WIIKI YA JJULAAYI 3-9, 2017
3 Yamba “Abagwira” Okuweereza Yakuwa n’Essanyu
WIIKI YA JJULAAYI 10-16, 2017
Ekitundu ekisooka kyogera ku bizibu bakkiriza bannaffe abanoonyi b’obubudamu bye boolekagana nabyo, era kituyamba okulaba bye tusobola okukola okubayamba. Ekitundu eky’okubiri kiraga engeri emisingi gya Bayibuli gye gisobola okuyamba abazadde abagwira okusalawo mu ngeri eganyula abaana baabwe.
13 Ebyafaayo—Okubeera Kiggala Tekinnemesezza Kuyigiriza Balala
WIIKI YA JJULAAYI 17-23, 2017
17 Tokkiriza Kwagala Kwo Kuwola
WIIKI YA JJULAAYI 24-30, 2017
Abaweereza ba Yakuwa kibeetaagisa okufuba ennyo okusobola okusigala nga beesigwa mu nsi ya Sitaani eno. Ebitundu bino biraga engeri gye tusobola okuziyiza omwoyo gw’ensi ogw’okwerowoozaako nga tetukkiriza kwagala kwe tulina eri Yakuwa, eri amazima, n’eri bakkiriza bannaffe kuwola. Ebitundu bino era biraga engeri gye tuyinza okwagala Kristo okusinga ebintu by’ensi.
27 Engeri Gayo Gye Yayambamu Baganda Be