Ogw’Okusoma
APULI 2018
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJUUNI 4–JJULAAYI 8, 2018
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
KYRGYZSTAN
Ow’oluganda ne mukyala we abaweereza nga bapayoniya ab’enjawulo nga babuulira mu kitundu ekiri okumpi n’ekibuga Balykchy
ABABUULIZI
5,235
ABAYIZI BA BAYIBULI
4,653
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2017)
10,067
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.