Ogw’Okusoma
JJULAAYI 2018
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: SSEBUTEMBA 3-30, 2018
© 2018 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
BULGARIA
Ab’oluganda nga balaga engeri gye bayigirizaamu abasibe Bayibuli mu makomera g’omu Bulgaria
ABABUULIZI
2,475
ABAYIZI BA BAYIBULI
2,950
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2017)
5,327
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.