LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp19 Na. 3 lup. 16
  • Abafu Baliddamu Okuba Abalamu?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Abafu Baliddamu Okuba Abalamu?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Subheadings
  • Similar Material
  • WEETEGEREZE BAYIBULI KY’EGAMBA:
  • Essuubi ery’Okuzuukira Kkakafu!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
  • Abantu Bo Abaafa Basobola Okuddamu Okuba Abalamu!
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Okuzuukira—Ssuubi Kkakafu!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)
  • Essuubi ly’Okuzuukira Lirina Amaanyi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
wp19 Na. 3 lup. 16

Abafu Baliddamu Okuba Abalamu?

Omu ku bannassaayansi abayogeddwako akutte ekifaananyi ky’abafumbo abakaddiye ababadde mu kitundu ekyasoose

Okufa tekwewalika. Naye omuntu bw’afa ebibye biba bikomye? Abantu abaafa Katonda yabeerabira? Waliwo essuubi lyonna nti basobola okuddamu okuba abalamu?

WEETEGEREZE BAYIBULI KY’EGAMBA:

ABANTU ABAAFA KATONDA TEYABEERABIRA

‘Bonna abali mu ntaana balivaamu.’​—Yokaana 5:28, 29.

Katonda ajjukira abantu abaafa, era ajja kubazuukiza baddemu okuba abalamu.

BAJJA KUZUUKIRA BABEERA KU NSI

“Wajja kubaawo okuzuukira kw’abatuukirivu n’abatali batuukirivu.”​—Ebikolwa 24:15.

Obuwumbi n’obuwumbi bw’abantu abaafa bajja kuzuukizibwa babeera ku nsi emirembe gyonna.

OKUZUUKIRA KWA DDALA

“[Katonda] abala emmunyeenye; zonna aziyita amannya gaazo.”​—Zabbuli 147:4.

Eky’okuba nti Katonda asobola okumanya amannya g’emmunyeenye zonna, kiraga nti asobola okujjukira abantu abaafa n’abazuukiza.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share