LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 9/03 lup. 5
  • Ebirango

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
km 9/03 lup. 5

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Ssebutemba: Life​—How Did It Get Here? By Evolution or by Creation?, Revelation​—Its Grand Climax at Hand! ne Osobola Okuba Omulamu Emirembe Gyonna mu Lusuku lwa Katonda ku Nsi mu Luswayiri. Okitobba: Magazini Omunaala gw’Omukuumi ne Awake! Bw’osanga abaagala okumanya ebisingawo, bawe akatabo Atwetaagisa, era fuba nnyo okufuna abayizi ba Baibuli. Noovemba: Katonda Atwetaagisa Ki? oba Okumanya Okukulembera Okutuuka mu Bulamu Obutaggwaawo. Abantu bwe baba ng’ebyo babirina, mubawe akatabo Sinza Katonda oba ekitabo kyonna ekikadde. Ddesemba: The Greatest Man Who Ever Lived. Oba muyinza okugaba Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli, The Bible​—God’s Word or Man’s? oba Osobola Okuba Omulamu Emirembe Gyonna mu Lusuku lwa Katonda ku Nsi.

◼ Ofiisi ya Sosayate tekola ku kusaba kw’ebitabo okw’ababuulizi kinnoomu. Omulabirizi akubiriza akakiiko k’abakadde asaanidde okukola enteekateeka ekirango kisomebwe buli mwezi ng’ekibiina tekinnalagiriza bitabo ku ofiisi ya Sosayate, mu ngeri eyo, buli alina ekitabo ky’ayagala asobole okutegeeza ow’oluganda akola ku bitabo. Mukijjukire nti ebitabo ebimu bisabibwa mu ngeri ya njawulo.

◼ Abakadde bajjukizibwa okugoberera obulagirizi obwaweebwa mu Watchtower aka Apuli 15, 1991, empapula 21-3 obukwata ku muntu yenna eyagobebwa oba eyeeyawula ku kibiina kyokka ng’ayagala okukomezebwawo.

◼ Okwogera kwa bonna okw’enjawulo okunaaweebwa mu kiseera ky’Ekijjukizo mu 2004 kujja kubaawo ku Ssande nga Apuli 18. Omutwe gw’okwogera okwo gujja kubategeezebwa oluvannyumako. Ebibiina ebinaaba n’okukyala kw’omulabirizi w’ekitundu oba n’olukuŋŋaana olunene ku wiikendi eyo, bijja kufuna okwogera okwo ku wiikendi ennaddako. Okwogera okw’enjawulo tekusaanidde kuweebwa mu kibiina kyonna nga Apuli 18, 2004 terunnatuuka.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share