Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 29
WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 29
Oluyimba 46 n’Okusaba
□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
fg Essomo 8, ekibuuzo 4, 5 (Ddak. 30)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Ebikolwa 26-28 (Ddak. 10)
Na. 1: Ebikolwa 26:19-32 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Abakristaayo Abeesigwa Banaatwalibwa mu Ggulu mu Kyama nga Tebasoose Kufa?—rs-E lup. 314 ¶3–lup. 315 ¶2 (Ddak. 5)
Na. 3: Ebiraga nti Abaweereza ba Katonda Balina Omwoyo Gwe—Bag. 5:22, 23; Kub. 22:17 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 10: Okwogera mu Ngeri eya Bulijjo. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 128, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 129, akatundu 1. Mu bufunze, buuza ebibuuzo omubuulizi alina obumanyirivu eyali ow’ensonyi. Kiki ekyamuyamba okuvvuunuka ekizibu ekyo?
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa mukadde.
Ddak. 10: Mubeere Abaana ba Kitammwe Ali mu Ggulu. (Mat. 5:43-45) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Yearbook aka 2013, olupapula 89, akatundu 3, okutuuka ku lupapula 90, akatundu 1, n’olupapula 164, akatundu 2. Saba abawuliriza boogere bye bayize.
Oluyimba 80 n’Okusaba