Ebirango
◼ Eby’okugaba mu Okitobba: Omunaala gw’Omukuumi ne Awake! Noovemba ne Ddesemba: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? oba emu ku tulakiti zino wammanga: Ddala Abafu Basobola Okuddamu Okuba Abalamu?, Ddala Ani Afuga Ensi?, Kiki Ekisobozesa Amaka Okubaamu Essanyu?, oba Okubonaabona Kuliggwaawo? Jjanwali ne Febwali: Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba emu ku brocuwa zino wammanga: Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo—Olizudde?, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!, Wuliriza Katonda, oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna.