LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maayi lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI (olupapula olusembayo)
  • BAIBULI KY’EYIGIRIZA
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maayi lup. 1
Omwami n’omukyala basoma Bayibuli nga bakozesa ka kompyuta ak’omu ngalo

Omwami n’omukyala basoma Bayibuli nga bakozesa ka kompyuta ak’omu ngalo.

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

OMUNAALA GW’OMUKUUMI

Omunaala gw’Omukuumi Na. 3 2016 | Bw’Ofiirwa Omuntu Wo

Ekibuuzo: Olowooza ekisuubizo kino kirituukirira?

Ekyawandiikibwa: Kub 21:3, 4

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kannyonnyola engeri Katonda gy’ajja okutuukirizaamu ekisuubizo ekyo era n’engeri gy’oyinza okuganyulwamu.

OMUNAALA GW’OMUKUUMI (olupapula olusembayo)

Ekibuuzo: Nkusaba weetegereze ekibuuzo kino. [Musomere ekibuuzo ekisooka ku lupapula 16 n’engeri abamu gye bakiddamu.] Ggwe ekibuuzo ekyo wandikizzeemu otya?

Ekyawandiikibwa: Zb 83:18

By’oyinza okwogera: Ekitundu kino kinnyonnyola ebisingawo ebiri mu Bayibuli ebikwata ku linnya lya Katonda.

BAIBULI KY’EYIGIRIZA

Kiki Ddala Bayibuli ky’Eyigiriza?

Ekibuuzo: Abantu abamu balowooza nti Katonda y’afuga ensi. Naye obadde okimanyi nti Bayibuli bw’etyo si bw’eyigiriza?

Ekyawandiikibwa: 1Yo 5:19

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kannyonnyola bulungi ekyo Bayibuli ky’eyigiriza ku nsonga eno n’endala nnyingi.

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share