LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maayi lup. 5
  • Maayi 16-22

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maayi 16-22
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maayi lup. 5

Maayi 16-22

ZABBULI 11-18

  • Oluyimba 106 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ani Ayinza Okukyala mu Weema ya Yakuwa?”: (Ddak. 10)

    • Zb 15:1, 2—Tulina okwogera amazima mu mutima gwaffe (w03 8/1 25-26 ¶18; w89-E 9/15 26 ¶7)

    • Zb 15:3—Tulina okukozesa obulungi olulimi lwaffe (w89-E 10/15 12 ¶10-11; w89-E 9/15 27 ¶2-3; it-2-E 779)

    • Zb 15:4, 5—Tulina okuba abeesigwa mu byonna bye tukola (w06 6/1 30 ¶14; w89-E 9/15 29-30; it-1-E 1211 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 11:3—Olunyiriri luno lulina makulu ki? (w06 6/1 30 ¶4; w05-E 5/15 32 ¶2)

    • Zb 16:10—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Yesu? (w11 8/15 16 ¶19; w05 5/1 20 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 18:1-19

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.3 16—Ekyawandiibwa kisomere ku ssimu oba ku ka kompyuta ak’omu ngalo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Somera omuntu ekyawandiikibwa ku JW Library mu lulimi lwe.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 100-101 ¶10-11—Mu bufunze, laga omuyizi engeri gy’ayinza okukozesa JW Library okunoonyereza ku kibuuzo ky’abuuzizza.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 70

  • “Engeri y’Okukozesaamu JW Library”—Ekitundu 1: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo Set and Manage Bookmarks ne Use History era muzikubaganyeeko ebirowoozo mu bufunze. Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku mitwe ebiri emitono egisooka mu kitundu kino. Saba abawuliriza boogere engeri endala gye bakozesezzaamu JW Library mu kwesomesa ne mu nkuŋŋaana.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 15 ¶15-26, eby’okulowoozaako ku lup. 134

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 43 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share