LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maayi lup. 7
  • Maayi 30–Jjuuni 5

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maayi 30–Jjuuni 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maayi lup. 7

Maayi 30–Jjuuni 5

ZABBULI 26-33

  • Oluyimba 23 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu”: (Ddak. 10)

    • Zb 27:1-3—Okukijjukira nti Yakuwa kye kitangaala kyaffe, kijja kutuwa obuvumu (w12 7/15 22-24 ¶3-6)

    • Zb 27:4—Okwagala ennyo okusinza okw’amazima kituzzaamu amaanyi (w12 7/15 24 ¶7)

    • Zb 27:10—Yakuwa mwetegefu okuyamba abaweereza be ne bwe kiba nti abalala babaabulidde (w12 7/15 24 ¶9-10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 26:6—Okufaananako Dawudi, tuyinza tutya okwetooloola ekyoto kya Yakuwa? (w06 6/1 31 ¶7)

    • Zb 32:8—Ogumu ku miganyulo egiri mu kufuna amagezi agava eri Yakuwa gwe guluwa? (w09-E 6/1 5 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 32:1–33:8

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) kt—Ekyawandiikibwa kisomere ku ssimu oba ka kompyuta ak’omu ngalo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Laga omuntu gw’otera okuwa magazini zaffe engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli ng’okozesa vidiyo erina omutwe, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? eri ku JW Library.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 9—Mu bufunze, laga omuyizi engeri gy’ayinza okutegekamu enkuŋŋaana ng’akozesa JW Library.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 130

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 15) Oyinza okukozesa ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 112-113; 135-136)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 16 ¶16-29, akas. ku lup. 142, ebyongerezeddwako ku lup. 144

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 16 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share