EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 1
Beera Muwombeefu nga Maliyamu
Yakuwa yawa Maliyamu enkizo ey’amaanyi olw’okuba Maliyamu yalina engeri ennungi.
Maliyamu bye yayogera biraga bitya nti . . .
yali muwombeefu?
yalina okukkiriza okw’amaanyi?
yali amanyi bulungi Ebyawandiikibwa?
yasiima enkizo Yakuwa gye yamuwa?