EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABEBBULANIYA 7-8
“Kabona Emirembe Gyonna nga Merukizeddeeki”
Mu ngeri ki Merukizeddeeki gye yali akiikirira Yesu?
7:1—Kabaka era kabona
7:3, 22-25—Tewali biwandiiko biraga nti waliwo be yasikira oba abaamusikira
7:5, 6, 14-17—Yalondebwa bulondebwa okuba kabona, teyabusikira
Mu ngeri ki obwakabona bwa Kristo gye busingamu obwakabona bwa Alooni? (it-1-E lup. 1113 ¶4-5)