LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Noovemba lup. 2
  • Noovemba 4-10

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Noovemba 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Noovemba lup. 2

Noovemba 4-10

1 YOKAANA 1-5

  • Oluyimba 122 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Temwagalanga Nsi oba Ebintu Ebiri mu Nsi”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 1 Yokaana.]

    • 1Yo 2:15, 16​—‘Buli kintu ekiri mu nsi kiva eri ensi,’ tekiva eri Kitaffe (w05 1/1 lup. 22 ¶13)

    • 1Yo 2:17​—Ensi eggwaawo n’okwegomba kwayo (w13 8/15 lup. 27 ¶18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 1Yo 2:7, 8​—Mu ngeri ki ekiragiro Yokaana kye yayogerako gye kiri ekikadde era nga kipya? (w13 9/15 lup. 10 ¶14)

    • 1Yo 5:16, 17​—Kibi kya ngeri ki “ekireeta okufa”? (it-1-E lup. 862 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Yo 1:1–2:6 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwogera n’Ebbugumu, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 11 erya brocuwa Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w04-E 10/1 lup. 29​—Omutwe: Yokaana bwe yagamba nti “okwagala okutuukiridde kusuula okutya ebweru” mu 1 Yokaana 4:18, yali ategeeza ki? (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 132

  • “Weewale Okutwalirizibwa Omwoyo gw’Ensi ng’Otegeka Embaga”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Emikolo gy’Embaga Egisanyusa Yakuwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 89

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 118 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share