LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjanwali lup. 10
  • Febwali 7-13

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjanwali lup. 10

Febwali 7-13

1 SAMWIRI 1-2

  • Oluyimba 44 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Tegeeza Yakuwa Ebikuli ku Mutima”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1Sa 2:10​—Lwaki mu ssaala Kaana gye yasaba yagamba nti Yakuwa “ajja kuwa kabaka we obuyinza” ng’ate tewaaliwo muntu eyali afuga nga kabaka mu Isirayiri? (w05 6/1 lup. 29 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 1:1-18 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era mu bufunze mwogera ku biri wansi w’omutwe, “Engeri gy’Oyinza Okuganyulwa mu Masomo Gano.” (th essomo 20)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 03 akatundu 5 (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 133

  • “Abavubuka​—Mweyabize Bazadde Bammwe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Bwe Nnali Omutiini​—Nyinza Kwogera Ntya ne Bazadde Bange?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 20 ¶1-8, vidiyo eyanjula essuula

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 113 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share