Febwali 21-27
1 SAMWIRI 6-8
Oluyimba 9 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ani Kabaka Wo?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 7:3—Ekyawandiikibwa kino kituyigiriza ki ku kwenenya n’okukyuka? (w02 4/1 lup. 21 ¶13)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 7:1-14 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe magazini eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 18)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 03, mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
Onooweereza nga Payoniya Omuwagizi mu Maaki oba mu Apuli?: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku kitundu ekiri mu katabo k’Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe aka Jjanwali-Febwali 2021, olupapula 16.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 21 ¶1-6, vidiyo eyanjula essuula, akas. 21A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 35 n’Okusaba