LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 2
  • Jjulaayi 4-10

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Jjulaayi 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 2

Jjulaayi 4-10

2 SAMWIRI 18-19

  • Oluyimba 138 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Baluzirayi Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kuba Omwetoowaze”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sa 19:24-30​—Ekyokulabirako kya Mefibosesi kituzzaamu kitya amaanyi? (w20.04 lup. 30 ¶19)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 19:31-43 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ekigendererwa kya Katonda​—Lub 1:28. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.a Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 1)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w21.08 lup. 23-25 ¶15-19​—Omutwe: Biruubirirwa Ki eby’Omwoyo Bye Tusobola Okweteerawo Okusinziira ku Mbeera Zaffe? (th essomo 20)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 81

  • “Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya​—Okuweereza nga Payoniya”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Beera Muvumu . . . Payoniya.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 11

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 97 n’Okusaba

a Laba ekitundu ekiri ku lupapula 16.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share