LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 11
  • Agusito 15-21

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Agusito 15-21
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 11

Agusito 15-21

1 BASSEKABAKA 5-6

  • Oluyimba 122 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Baazimba n’Omutima Gwabwe Gwonna”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1Sk 6:1—Ebiri mu lunyiriri luno bituyigiriza ki ku Bayibuli? (g-E 5/12 lup. 17, akasanduuko)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 5:1-12 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebyo ebiri ku lupapula olw’emabega olwa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! Kola enteekateeka okuddayo oddemu ekibuuzo ky’omutwe gw’essomo 01. (th essomo 11)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Ddayo eri omuntu eyakkiriza brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 2)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 06 akatundu 5 (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 91

  • Yakuwa Atuyamba nga Tuzimba Ebizimbe by’Obwakabaka: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Biki ebyalaga nti Yakuwa yawa omukisa omulimu gw’okuzimba Ebizimbe by’Obwakabaka mu Micronesia? Omwoyo omutukuvu guyamba gutya ab’oluganda abazimba ebizimbe ebikozesebwa mu kusinza Yakuwa? Kiki ekyakulaga nti Yakuwa yawa omukisa omulimu gw’okuzimba Ekizimbe ky’Obwakabaka gwe weenyigiramu?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 16

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 20 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share