Ebiri ku JW Library ne ku JW.ORG
KYAJJAWO KYOKKA?
Ekiwojjolo ekiyitibwa Cabbage White Butterfly ekyanjuluza ebiwaawaatiro byakyo ne biba ng’ennukuta V
Kiki ekikwata ku kiwojjolo ekyo ekiyambye bayinginiya okukola amasannyalaze agava mu maanyi g’enjuba?
Ku JW Library, genda wansi wa PUBLICATIONS > ARTICLE SERIES > WAS IT DESIGNED?
Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > SCIENCE & THE BIBLE > WAS IT DESIGNED?
AMAGEZI AGAYAMBA AMAKA
Omwami n’omukyala bayinza batya okugonjoola obutakkaanya ne basigala mu mirembe?
Ku JW Library, genda wansi wa PUBLICATIONS > ARTICLE SERIES > HELP FOR THE FAMILY.
Ku jw.org, genda wansi wa BIBLE TEACHINGS > MARRIAGE & FAMILY > MARRIAGE.