Ogw’Okusoma
MAAYI 2022
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJULAAYI 4–AGUSITO 7, 2022
© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Okubikkulirwa essuula 21 eyogera ku Yerusaalemi Ekiggya eky’akabonero nga “kikka okuva mu ggulu ewa Katonda.” Mu kiseera ky’Obufuzi obw’Emyaka Olukumi, kijja kuleetera abantu abawulize emikisa mingi nnyo (Laba ekitundu eky’okusoma 21, akatundu 14-16)