LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • ijwbq ekitundu 1
  • Ddala Bayibuli Kitabo Ekirimu Amagezi g’Abantu?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddala Bayibuli Kitabo Ekirimu Amagezi g’Abantu?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Bayibuli ky’egamba
  • ‘Baalina Obulagirizi bw’Omwoyo Omutukuvu’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Bayibuli—Ekitabo Ekyava Eri Katonda
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Ekitabo Ekibikkula Okumanya Okukwata ku Katonda
    Okumanya Okukulembera Okutuuka mu Bulamu Obutaggwaawo
Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
ijwbq ekitundu 1
Omuwandiisi wa Bayibuli

Ddala Bayibuli Kitabo Ekirimu Amagezi g’Abantu?

Bayibuli ky’egamba

Bayibuli era emanyiddwa ng’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Erimu ebigambo bingi eby’amagezi. Bayibuli yeeyogerako bw’eti: “Buli Kyawandiikibwa kyaluŋŋamizibwa Katonda.” (2 Timoseewo 3:16) Waliwo obukakafu bungi obulaga nti ekyo kituufu. Lowooza ku bino wammanga:

  • Tewali muntu n’omu yali aleese bukakafu bulaga nti ebyafaayo ebiri mu Bayibuli si bituufu.

  • Abantu abaakozesebwa mu kuwandiika Bayibuli baali beesimbu. Ekyo kiraga nti ebyo bye baawandiika byesigika.

  • Bayibuli erina ensonga enkulu emu gy’eyogerako: eraga nti Katonda y’agwanidde okufuga abantu era nti okuyitira mu Bwakabaka obw’omu ggulu ajja kutuukiriza ekigendererwa kye.

  • Wadde nga yawandiikibwa emyaka mingi emabega, Bayibuli teriimu ndowooza nkyamu bannassaayansi abaaliwo mu kiseera ekyo ze baalina.

  • Ebyafaayo biraga nti obunnabbi obuli mu Bayibuli buzze butuukirira.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza