ZEFFANIYA EBIRIMU 1 Olunaku lwa Yakuwa luli kumpi (1-18) Olunaku lwa Yakuwa lujja mangu (14) Ffeeza ne zzaabu tebisobola kulokola (18) 2 Munoonye Yakuwa ng’olunaku lw’obusungu bwe terunnatuuka (1-3) Munoonye obutuukirivu n’obuwombeefu (3) “Oboolyawo mulikwekebwa” (3) Amawanga amalala gasaliddwa omusango (4-15) 3 Yerusaalemi, ekibuga ekijeemu era ekyonoonefu (1-7) Okusalirwa omusango n’okuzzibwawo (8-20) Okuweebwa olulimi olulongoofu (9) Abantu abeetoowaze era abawombeefu balirokolebwa (12) Yakuwa ajja kusanyukira Sayuuni (17)