1
Okulamusa (1-7)
Pawulo ayagala okugendako e Rooma (8-15)
Omutuukirivu aba mulamu lwa kukkiriza (16, 17)
Abatatya Katonda tebalina kya kwekwasa (18-32)
2
Katonda asalira Abayudaaya n’Abayonaani omusango (1-16)
Abayudaaya n’Amateeka (17-24)
Okukomolebwa omutima (25-29)
3
“Katonda ajja kuba wa mazima” (1-8)
Abayudaaya n’Abayonaani bafugibwa ekibi (9-20)
Obutuukirivu bwesigamye ku kukkiriza (21-31)
4
5
Tutabaganyizibwa ne Katonda okuyitira mu Kristo (1-11)
Okufa kwayitira mu Adamu, obulamu mu Kristo (12-21)
6
Obulamu obuggya okuyitira mu kubatizibwa mu Kristo (1-11)
Temuleka kibi kubafuga (12-14)
Tulekera awo okuba abaddu b’ekibi ne tufuuka abaddu ba Katonda (15-23)
7
Okusumululwa mu Mateeka (1-6)
Ekibi kimanyibwa olw’amateeka (7-12)
Okulwanagana n’ekibi (13-25)
8
Okufuna obulamu n’eddembe okuyitira mu mwoyo (1-11)
Omwoyo ogubafuula abaana gubawa obujulirwa (12-17)
Okufuna eddembe ly’abaana ba Katonda (18-25)
‘Omwoyo gwegayirira ku lwaffe’ (26, 27)
Abo Katonda be yalonda edda (28-30)
Tuwangula okuyitira mu kwagala kwa Katonda (31-39)
9
Pawulo awulira ennaku olwa Isirayiri ow’omubiri (1-5)
Abaana ba Ibulayimu aba nnamaddala (6-13)
Katonda ky’aba asazeewo tekiwakanyizibwa (14-26)
Walisigalawo batono nnyo abalirokolebwa (27-29)
Isirayiri yeesittala (30-33)
10
11
Katonda teyeesambira ddala Isirayiri (1-16)
Ekyokulabirako ky’omuzeyituuni (17-32)
Amagezi ga Katonda ga buziba (33-36)
12
Muweeyo emibiri gyammwe nga ssaddaaka ennamu (1, 2)
Ebirabo bya njawulo naye omubiri gumu (3-8)
Engeri Omukristaayo gy’alina okweyisaamu (9-21)
13
Okugondera ab’obuyinza (1-7)
Okwagala kwe kutuukiriza Amateeka (8-10)
Tambula ng’atambula mu budde obw’emisana (11-14)
14
Buli omu aleme kusalira munne musango (1-12)
Teweesittaza balala (13-18)
Tukolerere emirembe n’obumu (19-23)
15
Musembezeganyenga nga Kristo bwe yakola (1-13)
Pawulo, omuweereza eri amawanga (14-21)
Pawulo ateekateeka olugendo lwe (22-33)
16
Pawulo abanjulira Feyibe (1, 2)
Okulamusa eri Abakristaayo b’e Rooma (3-16)
Bakubirizibwa okwewala enjawukana (17-20)
Okulamusa okuva eri abo abali ne Pawulo (21-24)
Ekyama ekitukuvu kati kimanyiddwa (25-27)