AKASANDUUKO 11A
Abamu Ku Bakuumi Abassaawo Ekyokulabirako Ekirungi
Printed Edition
Abakuumi bano baayigganyizibwa, baasigala beesigwa, era baalangirira obubaka obw’okulabula awamu n’amawulire amalungi.
MU ISIRAYIRI EY’EDDA
Isaaya 778–a. 732 E.E.T.
Yeremiya 647-580 E.E.T.
Ezeekyeri 613–a. 591 E.E.T.
MU KYASA EKYASOOKA
Yokaana Omubatiza 29-32 E.E.
Yesu 29-33 E.E.
Pawulo a. 34–a. 65 E.E.
KISEERA KYAFFE
C. T. Russell ne Banne a. 1879-1919
Omuddu Omwesigwa 1919–Leero