Ssande
“Yakuwa abeerenga ensibuko y’essanyu lyo, era ajja kukuwa omutima gwo bye gwagala”—Zabbuli 37:4
KU MAKYA
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 22 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Tusobola Okuba Abasanyufu Wadde nga . . .
• Tubonaabona (Abaruumi 5:3-5; 8:35, 37)
• Tulumwa (2 Abakkolinso 4:8; 7:5)
• Tuyigganyizibwa (Matayo 5:11, 12)
• Tulumwa Enjala (Abafiripi 4:11-13)
• Tetulina kya Kwambala (1 Abakkolinso 4:11, 16)
• Tuli mu Kabi (2 Abakkolinso 1:8-11)
• Twolekaganye n’Ekitala (2 Timoseewo 4:6-8)
5:10 Oluyimba 9 n’Ebirango
5:20 OKWOGERA KWA BONNA: Oyinza Otya Okufuna eby’Obugagga Ebitaleeta Bulumi? (Engero 10:22; 1 Timoseewo 6:9, 10; Okubikkulirwa 21:3-5)
5:50 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
6:20 Oluyimba 84 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
7:40 Vidiyo ey’Ennyimba
7:50 Oluyimba 62
7:55 OMUZANNYO: Nekkemiya: “Essanyu Lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”—Ekitundu 2 (Nekkemiya 8:1–13:30; Malaki 1:6–3:18)
8:40 Oluyimba 71 n’Ebirango
8:50 “Yakuwa Abeerenga Ensibuko y’Essanyu Lyo”! (Zabbuli 16:8, 9, 11; 37:4)
9:50 Oluyimba Olupya n’Okusaba Okufundikira