LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • CO-pgm21 lup. 2-3
  • Olwokutaano

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Olwokutaano
  • Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
  • Similar Material
  • Ssande
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
  • Olwomukaaga
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
  • Olwokutaano
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2022
  • Olwokutaano
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2019
See More
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Esatu Olwa 2021
CO-pgm21 lup. 2-3
Ebifaananyi: 1. Nuuwa ng’akutte embazzi era atunuulidde emiti emiwanvu egiri mu kibira. 2. Ensi, emmunyeenye, n’enjuba nga biri mu bwengula. 3. Lukwata n’omwana waayo nga biri mu mazzi.

Olwokutaano

“Twongere okukkiriza”​—Lukka 17:5

KU MAKYA

  • 3:20 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 3:30 Oluyimba 5 n’Okusaba

  • 3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Okukkiriza kwa Maanyi Kwenkana Wa? (Matayo 17:19, 20; Abebbulaniya 11:1)

  • 4:10 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ensonga Lwaki . . .

    • • Tukkiriza nti Katonda Gyali (Abeefeso 2:1, 12; Abebbulaniya 11:3)

    • • Tukkiririza mu Kigambo kya Katonda (Isaaya 46:10)

    • • Tukkiririza mu Mitindo gya Katonda Egikwata ku Mpisa (Isaaya 48:17)

    • • Tukkiriza nti Katonda Atwagala (Yokaana 6:44)

  • 5:05 Oluyimba 37 n’Ebirango

  • 5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Nuuwa—Okukkiriza Kwamuleetera Okugondera Katonda (Olubereberye 6:1–8:22; 9:8-16)

  • 5:45 ‘Mube n’Okukkiriza era Temubuusabuusa’ (Matayo 21:21, 22)

  • 6:15 Oluyimba 118 n’Okuwummulamu

OLWEGGULO

  • 7:35 Vidiyo ey’Ennyimba

  • 7:45 Oluyimba 2

  • 7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde ka Bikuyambe Okunyweza Okukkiriza Kwo

    • • Emmunyeenye (Isaaya 40:26)

    • • Agayanja Aganene (Zabbuli 93:4)

    • • Ebibira (Zabbuli 37:10, 11, 29)

    • • Embuyaga n’Amazzi (Zabbuli 147:17, 18)

    • • Ebiramu eby’Omu Nnyanja (Zabbuli 104:27, 28)

    • • Emibiri Gyaffe (Isaaya 33:24)

  • 8:50 Oluyimba 148 n’Ebirango

  • 9:00 Ebikolwa bya Yakuwa eby’Amaanyi Binyweza Okukkiriza Kwaffe (Isaaya 43:10; Abebbulaniya 11:32-35)

  • 9:20 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Koppa Abo Abaalina Okukkiriza, So Si Abo Abataalina Kukkiriza

    • • Abbeeri, So Si Kayini (Abebbulaniya 11:4)

    • • Enoka, So Si Lameka (Abebbulaniya 11:5)

    • • Nuuwa, So Si Abantu ab’Omu Kiseera Kye (Abebbulaniya 11:7)

    • • Musa, So Si Falaawo (Abebbulaniya 11:24-26)

    • • Abayigirizwa ba Yesu, So Si Abafalisaayo (Ebikolwa 5:29)

  • 10:15 “Mwekeberenga Mulabe Obanga Muli mu Kukkiriza”​—Mu Ngeri Ki? (2 Abakkolinso 13:5, 11)

  • 10:50 Oluyimba 119 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share