Olwokutaano
“Yakuwa ajja kuwa abantu be emirembe”—Zabbuli 29:11
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 86 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Yakuwa Ye “Katonda Awa Emirembe” (Abaruumi 15:33; Abafiripi 4:6, 7)
4:10 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Engeri Okwagala Gye Kutuyamba Okuba n’Emirembe Egya Nnamaddala
• Okwagala Katonda (Matayo 22:37, 38; Abaruumi 12:17-19)
• Okwagala Muliraanwa (Matayo 22:39; Abaruumi 13:8-10)
• Okwagala Ekigambo kya Katonda (Zabbuli 119:165, 167, 168)
5:05 Oluyimba 24 n’Ebirango
5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Yakobo—Omusajja Eyali Ayagala Ennyo Emirembe (Olubereberye 26:12–33:11)
5:45 “Obutuukirivu Obwa Nnamaddala Bulivaamu Emirembe” (Isaaya 32:17; 60:21, 22)
6:15 Oluyimba 97 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 144
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Sanyuka olw’Emirembe Katonda Gye Yatusuubiza
• “Abaweereza Bange Balirya . . . Abaweereza Bange Balinywa” (Isaaya 65:13, 14)
• “Balizimba Ennyumba . . . era Balisimba Ennimiro z’Emizabbibu” (Isaaya 65:21-23)
• “Omusege Gulibeera Wamu n’Omwana gw’Endiga” (Isaaya 11:6-9; 65:25)
• “Tewaliba Muntu mu Nsi Eyo Aligamba nti: ‘Ndi Mulwadde’” (Isaaya 33:24; 35:5, 6)
• “Alimirira Ddala Okufa Emirembe Gyonna” (Isaaya 25:7, 8)
8:50 Oluyimba 35 n’Ebirango
9:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Mukole Ebyo Ebireetawo Emirembe mu Maka
• Mwagalane era Muwaŋŋane Ekitiibwa (Abaruumi 12:10)
• Mube n’Empuliziganya Ennungi (Abeefeso 5:15, 16)
• Mukolere Wamu (Matayo 19:6)
• Musinzize Wamu Yakuwa (Yoswa 24:15)
9:55 Weeyongere Okuwagira “Omukulu ow’Emirembe” (Isaaya 9:6, 7; Tito 3:1, 2)
10:15 Tobuzaabuzibwa Mirembe Egitali gya Nnamaddala! (Matayo 4:1-11; Yokaana 14:27; 1 Abassessalonika 5:2, 3)
10:50 Oluyimba 112 n’Okusaba Okufundikira