Ssande
“Katonda awa essuubi abajjuze essanyu era abawe emirembe”—Abaruumi 15:13
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 101 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Engeri Gye Baasiga Emirembe era ne Bagikungula
• Yusufu ne Baganda Be (Abaggalatiya 6:7, 8; Abeefeso 4:32)
• Abagibiyoni (Abeefeso 5:17)
• Gidiyoni (Ekyabalamuzi 8:2, 3)
• Abbigayiri (1 Samwiri 25:27-31)
• Mefibosesi (2 Samwiri 19:25-28)
• Pawulo ne Balunabba (Ebikolwa 15:36-39)
• Ebyokulabirako eby’Omu Kiseera Kino (1 Peetero 2:17)
5:05 Oluyimba 28 n’Ebirango
5:15 OKWOGERA KWA BONNA: Oyinza Otya Okubeera Mukwano gwa Katonda? (Yakobo 4:8; 1 Yokaana 4:10)
5:45 Oluyimba 147 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 23
7:50 OMUZANNYO: Yakuwa Atukulembera mu Kkubo ery’Emirembe—Ekitundu 2 (Isaaya 48:17, 18)
8:30 Oluyimba 139 n’Ebirango
8:40 Wajja Kubaawo Emirembe mu Butonde Bwonna! (Abaruumi 16:20; 1 Abakkolinso 15:24-28; 1 Yokaana 3:8)
9:40 Oluyimba Olupya n’Okusaba Okufundikira