Penguins: By courtesy of John R. Peiniger
Olwokutaano
“Okwagala kugumiikiriza”—1 Abakkolinso 13:4
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 66 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Lwaki Tusaanidde Okuba Abagumiikiriza? (Yakobo 5:7, 8; Abakkolosaayi 1:9-11; 3:12)
4:10 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: “Buli Kintu Kiba n’Ekiseera Kyakyo”
• Fumiitiriza ku Ngeri Yakuwa gy’Atunuuliramu Ebiseera (Omubuulizi 3:1-8, 11)
• Kitwala Ekiseera Okufuna Emikwano Egya Nnamaddala (Engero 17:17)
• Kitwala Ekiseera Okukula mu by’Omwoyo (Makko 4:26-29)
• Kitwala Ekiseera Okutuuka ku Biruubirirwa Byaffe eby’eby’Omwoyo (Omubuulizi 11:4, 6)
5:05 Oluyimba 143 n’Ebirango
5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Dawudi Yalindirira Yakuwa (1 Samwiri 24:2-15; 25:1-35; 26:2-12; Zabbuli 37:1-7)
5:45 Siima Obugumiikiriza bwa Yakuwa (Abaruumi 2:4, 6, 7; 2 Peetero 3:8, 9; Okubikkulirwa 11:18)
6:15 Oluyimba 147 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 17
7:50 Koppa Obugumiikiriza bwa Yesu (Abebbulaniya 12:2, 3)
8:10 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Koppa Abo Abafuna Ebisuubizo Okuyitira mu Kugumiikiriza
• Ibulayimu ne Saala (Abebbulaniya 6:12)
• Yusufu (Olubereberye 39:7-9)
• Yobu (Yakobo 5:11)
• Moluddekaayi ne Eseza (Eseza 4:11-16)
• Zekkaliya ne Erizabeesi (Lukka 1:6, 7)
• Pawulo (Ebikolwa 14:21, 22)
9:10 Oluyimba 11 n’Ebirango
9:20 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde Kye Bituyigiriza ku Ngeri Yakuwa gy’Akuumamu Ebiseera
• Ebimera (Matayo 24:32, 33)
• Ebitonde eby’Omu Nnyanja (2 Abakkolinso 6:2)
• Ebinyonyi (Yeremiya 8:7)
• Ebiwuka (Engero 6:6-8; 1 Abakkolinso 9:26)
• Ensolo ez’Oku Lukalu (Omubuulizi 4:6; Abafiripi 1:9, 10)
10:20 ‘Temumanyi Lunaku na Kiseera’ (Matayo 24:36; 25:13, 46)
10:55 Oluyimba 27 n’Okusaba Okufundikira