Olwomukaaga
“Okwagala ennyo ennyumba yo kulimmalawo”—Yokaana 2:17
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 93 n’Okusaba
3:40 “Munoonya Ki?” (Yokaana 1:38)
3:50 OMUZANNYO:
Ebikwata ku Buweereza bwa Yesu: Ekitundu 2
“Ono ye Mwana wange”—Vidiyo II (Yokaana 1:19–2:25)
4:20 Oluyimba 54 n’Ebirango
4:30 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Koppa Abo Abaayagala Okusinza Okulongoofu!
• Yokaana Omubatiza (Matayo 11:7-10)
• Andereya (Yokaana 1:35-42)
• Peetero (Lukka 5:4-11)
• Yokaana (Matayo 20:20, 21)
• Yakobo (Makko 3:17)
• Firipo (Yokaana 1:43)
• Nassanayiri (Yokaana 1:45-47)
5:35 OKUBATIZIBWA: Okubatizibwa Kutegeeza Ki gy’Oli (Malaki 3:17; Ebikolwa 19:4; 1 Abakkolinso 10:1, 2)
6:05 Oluyimba 52 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 36
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Bye Tuyigira ku Kyamagero Yesu kye Yasooka Okukola
• Yoleka Obusaasizi (Abaggalatiya 6:10; 1 Yokaana 3:17)
• Beera Mwetoowaze (Matayo 6:2-4; 1 Peetero 5:5)
• Beera Mugabi (Ekyamateeka 15:7, 8; Lukka 6:38)
8:20 Engeri “Omwana gw’Endiga owa Katonda” gy’Aggyawo Ebibi (Yokaana 1:29; 3:14-16)
8:45 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Obunnabbi Obukwata ku Masiya Bwatuukirira!—Ekitundu II
• Yandyagadde Nnyo Ennyumba ya Yakuwa (Zabbuli 69:9; Yokaana 2:13-17)
• Yabuulira “Abawombeefu Amawulire Amalungi” (Isaaya 61:1, 2)
• Yaleeta “Ekitangaala eky’Amaanyi” mu Ggaliraaya (Isaaya 9:1, 2)
9:20 Oluyimba 117 n’Ebirango
9:30 “Ebintu Bino Mubiggye Wano!” (Yokaana 2:13-16)
10:00 ‘Nja Kugizimba’ (Yokaana 2:18-22)
10:35 Oluyimba 75 n’Okusaba Okufundikira