Ssande
‘Sinza Kitaffe mu mwoyo n’amazima’—Yokaana 4:23
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 140 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Bye Tuyigira ku Ebyo Yesu bye Yayogera
• “Azaaliddwa Amazzi n’Omwoyo” (Yokaana 3:3, 5)
• “Tewali Muntu Yali Alinnye mu Ggulu” (Yokaana 3:13)
• “Ajja Eri Ekitangaala” (Yokaana 3:19-21)
• “Ye Nze” (Yokaana 4:25, 26)
• “Emmere Yange” (Yokaana 4:34)
• “Ennimiro Zituuse Okukungula” (Yokaana 4:35)
5:05 Oluyimba 37 n’Ebirango
5:15 OKWOGERA ERI BONNA: Osinza mu Ngeri Entuufu? (Yokaana 4:20-24)
5:45 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
6:15 Oluyimba 84 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 77
7:50 OMUZANNYO:
Ebikwata ku Buweereza bwa Yesu: Ekitundu 3
“Ye Nze” (Yokaana 3:1–4:54; Matayo 4:12-20; Makko 1:19, 20; Lukka 4:16–5:11)
8:35 Oluyimba 20 n’Ebirango
8:45 Biki bye Tuyize?
8:55 Sigala mu Yeekaalu ya Yakuwa ey’eby’Omwoyo! (Abebbulaniya 10:21-25; 13:15, 16; 1 Peetero 1:14-16; 2:21)
9:45 Oluyimba Olupya n’Okusaba Okufundikira