‘Sinza mu Mwoyo n’Amazima’
Ku Makya
3:40 Obuyimba
3:50 Oluyimba 85 n’Okusaba
4:00 “Kitaffe Anoonya Abalinga Abo”
4:15 Okwogera Okwawuziddwamu: ‘Sinza mu Mwoyo’
• Okusobola Okutegeera Obulagirizi Bwa Yakuwa
• Okusobola Okwaŋŋanga Embeera Ezimalamu Amaanyi
• Okusobola Okukola Ekisingawo mu Buweereza Bwo
5:05 Oluyimba 88 n’Ebirango
5:15 Engeri Gye ‘Twolesaamu Amazima’
5:35 Okubatizibwa: Okubatizibwa Kutegeeza Ki gy’Oli?
6:05 Oluyimba 51
Olweggulo
7:20 Obuyimba
7:30 Oluyimba 72 n’Okusaba
7:35 Okwogera kwa Bonna: Oyinza Otya Okwawulawo Ekituufu n’Ekikyamu?
8:05 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:35 Oluyimba 56 n’Ebirango
8:45 Okwogera Okwawuziddwamu: ‘Sinza mu Mazima’
• Mu Maka
• Mu Nsi Eno Eyeeyawuddeyawuddemu olw’eby’Obufuzi
• Mu Kiseera ng’eby’Enfuna Bikalubye
9:30 ‘Gula Amazima era Togatundanga’
10:00 Oluyimba 29 n’Okusaba