LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Jjanwali lup. 5
  • Keezeekiya Yaweebwa Emikisa olw’Okwoleka Okukkiriza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Keezeekiya Yaweebwa Emikisa olw’Okwoleka Okukkiriza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • Malayika wa Yakuwa Yakuuma Keezeekiya
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • “Totya; Nze Naakuyambanga”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
  • Katonda Ayamba Kabaka Keezeekiya
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Abasumba Omusanvu, n’Abantu Omunaana ab’Ekitiibwa​—Be Baani Leero?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjanwali lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ISAAYA 34-37

Keezeekiya Yaweebwa Emikisa olw’Okwoleka Okukkiriza

Labusake n’abasajja be nga bali okumpi ne bbugwe wa Yerusaalemi

Kabaka Sennakeribu owa Bwasuli yatuma Labusake agende agambe abantu b’omu kibuga Yerusaalemi beeweeyo gy’ali. Abaasuli baakozesa obukodyo obutali bumu okutiisatiisa Abayudaaya beeweeyo gye bali.

  • Abasirikale Abaasuli nga bali kumpi ne bbugwe wa Yerusaalemi

    Okubamalamu amaanyi. Misiri tejja kubayamba.​—Is 36:6

  • Abantu babuusabuusa

    Okubaleetera okubuusabuusa. Yakuwa tajja kubalwanirira kubanga mwamunyiiza.​—Is 36:7, 10

  • Abasirikale Abaasuli

    Okubatiisatiisa. Temujja kusobola kuwangula ggye ly’Abaasuli kubanga lya maanyi nnyo.​—Is 36:8, 9

  • Ennyumba ennene n’ennimiro

    Okubasendasenda. Bwe muneewaayo eri kabaka wa Bwasuli mujja kuba bulungi.​—Is 36:16, 17

Keezeekiya yakiraga nti yali yeesiga Yakuwa

37:1, 2, 14-20, 36

  • Yakola kyonna ekisoboka okwetegekera olutalo

  • Yasaba Yakuwa abayambe era n’agamba abantu nabo bakole kye kimu

  • Yakuwa yamuwa emikisa olw’okwoleka okukkiriza; yatuma malayika n’atta abasirikale Abaasuli 185,000 mu kiro kimu

    Keezeekiya asaba era malayika akutte ekitala
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share