EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEKYERI 24-27
Obunnabbi Obukwata ku Kuzikirizibwa kwa Ttuulo Butuleetera Okwongera Okwesiga Bayibuli
Printed Edition
Ekitabo kya Ezeekyeri kyalaga ebyandibaddewo ng’ekibuga Ttuulo kizikirizibwa.
Oluvannyuma lw’omwaka gwa 607 E.E.T., ani yazikiriza ekitundu ky’ekibuga Ttuulo eky’oku lukalu?
Mu 332 E.E.T., ani yakozesa ebifunfugu by’ekitundu ky’ekibuga Ttuulo eky’oku lukalu okukola olutindo kwe yayita okuzikiriza ekitundu ky’ekibuga ekyo eky’oku kizinga?