LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Apuli lup. 7
  • Kozesa Bulungi Ebyo bye Tukozesa Okuyigiriza Abantu Bayibuli

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kozesa Bulungi Ebyo bye Tukozesa Okuyigiriza Abantu Bayibuli
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Okuyigiriza Amazima
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Bye Tukozesa Okuyigiriza Abantu
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Apuli lup. 7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Kozesa Bulungi Ebyo Bye Tukozesa Okuyigiriza Abantu Bayibuli

Abuulira omusajja ng’akozesa Bayibuli ne brocuwa

Okufuula omuntu omuyigirizwa kulinga okuzimba ennyumba. Okusobola okuzimba obulungi, twetaaga okukozesa obulungi ebizimbisibwa. Okusingira ddala, twetaaga okuyiga okukozesa obulungi Ekigambo kya Katonda. (2Ti 2:15) Ate era twetaaga okukozesa obulungi ebitabo ebirala ne vidiyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli, nga tulina ekigendererwa eky’okubafuula abayigirizwa.a

Oyinza otya okukozesa obulungi ebyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli? (1) Saba omulabirizi w’ekibinja kyo eky’obuweereza akuyambe, (2) Kolako n’omubuulizi alina obumanyirivu oba payoniya, era (3) weegezengamu nga tonnagenda mu buweereza. Bw’oneeyongera okukuguka mu kukozesa obulungi ebitabo ne vidiyo, ojja kufuna essanyu eriva mu kwenyigira mu kuzimba okw’eby’omwoyo okukolebwa kati.

MAGAZINI

Omunaala gw’Omukuumi
Zuukuka!

BROCUWA

Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda!

EBITABO

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
Engeri gy’Oyinza Okusigala mu Kwagala kwa Katonda

TULAKITI

Bayibuli ogitwala otya?
Olowooza ki ku biseera eby’omu maaso?
Kiki ekisobozesa amaka okubaamu essanyu?
Ddala ani afuga ensi?
Okubonaabona kuliggwaawo?
Ddala abafu basobola okuddamu okuba abalamu?
Obwakabaka bwa Katonda kye ki?
Wa we tusobola okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo ebikulu ennyo mu bulamu?

VIDIYO

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?
Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?
Biki Ebikolebwa ku Kizimbe ky’Obwakabaka?
Abajulirwa ba Yakuwa—Ffe Baani?

OBUPAPULA

Akapapula Akayita Abantu mu Nkuŋŋaana

KAADI

Kaadi eragirira abantu ku jw.org

a Waliwo n’ebitabo ebyategekerwa abantu abamu bye tusobola okukozesa bwe kiba nga kyetaagisiza.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share