EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 23-24
Avunaanibwa Okuba Omuntu ow’Omutawaana era Aleetera Abalala Okujeemera Gavumenti
Abayudaaya mu Yerusaalemi “beerayirira nga bagamba nti bakolimirwe” singa tebatta Pawulo. (Bik 23:12) Kyokka, Yakuwa yali ayagala Pawulo agende e Rooma asobole okuwa obujulirwa. (Bik 23:11) Mutabani wa mwannyina wa Pawulo yategeera olukwe lw’okutta Pawulo era ekyo kyawonya Pawulo okuttibwa. (Bik 23:16) Ebyo ebyatuuka ku Pawulo bikuyigiriza ki ku . . .
kibaawo ng’abantu bagezaako okuziyiza Katonda ky’ayagala?
ngeri Katonda gy’ayinza okutuyambamu?
buvumu?