LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Jjanwali lup. 4
  • Pawulo Ajulira Kayisaali era Oluvannyuma Abuulira Kabaka Agulipa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Pawulo Ajulira Kayisaali era Oluvannyuma Abuulira Kabaka Agulipa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Similar Material
  • Avunaanibwa Okuba Omuntu ow’Omutawaana era Aleetera Abalala Okujeemera Gavumenti
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjanwali lup. 4
Pawulo ng’ali mu maaso ga Kabaka Kerode Agulipa era ng’amubuulira

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 25-26

Pawulo Ajulira Kayisaali era Oluvannyuma Abuulira Kabaka Agulipa

25:11; 26:1-3, 28

Wadde nga tetusaanidde kweraliikirira kye tunaayogera nga ‘tutwaliddwa mu maaso ga bagavana ne bakabaka,’ tusaanidde ‘okuba abeetegefu okuddamu buli muntu atubuuza ebikwata ku ssuubi lyaffe.’ (Mat 10:18-20; 1Pe 3:15) Singa abatuyiggganya bagezaako okutuleetera ‘emitawaana nga beeyambisa amateeka,’ tuyinza tutya okukoppa Pawulo?​—Zb 94:20.

  • Tukozesa eddembe lye tulina mu mateeka okulwanirira amawulire amalungi.​—Bik 25:11

  • Tuwa ab’obuyinza ekitiibwa bwe tuba twogera nabo.​—Bik 26:2, 3

  • Bwe kiba kituukirawo, tunnyonnyola engeri amawulire amalungi gye gatuganyuddemu awamu n’abalala.​—Bik 26:11-20

Mwannyinaffe ng’ayimiridde mu maaso g’omulamuzi era ng’amubuulira

Wali olowoozezza ku ngeri gy’oyinza okuddamu abo ababuuza ebikwata ku ebyo by’okkiririzaamu?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share