LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Jjanwali lup. 12
  • Yakuwa Ategeka Abantu Be

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa Ategeka Abantu Be
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Ekikolwa ky’Omuntu Omu Kisobola Okuganyula Abangi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Engeri Yakuwa gy’Akulemberamu Abantu Be
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Oyigira ku Nsobi Zo?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjanwali lup. 12

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ategeka Abantu Be

[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Okubala.]

Abayisirayiri baasiisiranga mu bibinja bya bika bisatu bisatu (Kbl 1:52, 53; w94-E 12/1 lup. 9 ¶4)

Abayisirayiri bonna bayinza okuba nga baali 3,000,000 n’okusingawo (Kbl 2:32, 33; it-1-E lup. 397 ¶4)

Yakuwa ayagala abantu be bamusinze mu ngeri entegeke obulungi. Bwe kityo bwe kyali ku ggwanga lya Isirayiri, era bwe kityo bwe kiri ne leero.​—1Ko 14:33, 40.

Engeri olusiisira lw’Abayisirayiri gye lwali lutegekeddwamu. Weema entukuvu yabeeranga mu makkati. Ab’omu kika kya Leevi be baali bagiriraanye: Alooni yabeeranga ku luuyi olw’ebuvanjuba, Abakokasi ku luuyi olw’ebukiikaddyo, Abagerusoni ku luuyi olw’ebugwanjuba, n’Abamerali ku luuyi olw’ebukiikakkono. Ebika 12 eby’Abayisirayiri byabeeranga walako. Ab’ekika kya Isakaali, Yuda, ne Zebbulooni, baabeeranga ku luuyi olw’ebuvanjuba. Ab’ekika kya Gaadi, Lewubeeni, ne Simiyoni, baabeeranga ku luuyi olw’ebukiikaddyo. Ab’ekika kya Benyamini, Efulayimu, ne Manase, baabeeranga ku luuyi olw’ebugwanjuba. Ab’ekika kya Nafutaali, Ddaani, ne Aseri, baabeeranga ku luuyi olw’ebukiikakkono.

WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okukiraga nti mpagira ekibiina kya Yakuwa?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share