LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Jjulaayi lup. 16
  • Okuba Omuvumu Si Kizibu Nnyo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okuba Omuvumu Si Kizibu Nnyo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • “Beera Muvumu . . . Okole Omulimu”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • “Beera Muvumu era Beera wa Maanyi”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Mpa Obuvumu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • ‘Beera Muvumu era wa Maanyi!’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjulaayi lup. 16
Mwannyinaffe omuvubuka abuulira muyizi munne ng’akozesa essimu.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okuba Omuvumu Si Kizibu Nnyo

Obuvumu kitegeeza okuba omunywevu, omugumu, oba omumalirivu. Tekitegeeza nti totya. Mu kifo ky’ekyo, kitegeeza okuba omumalirivu n’obaako ky’okolawo wadde ng’otidde. Yakuwa ye nsibuko y’obuvumu obwa nnamaddala. (Zb 28:7) Abavubuka bayinza batya okwoleka obuvumu?

MULABE VIDIYO, TOKOPPA BATIITIIZI, KOPPA ABAVUMU! OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Mbeera ki abavubuka ze boolekagana nazo ezibeetaagisa okwoleka obuvumu?

  • Byakulabirako ki ebiri mu Bayibuli ebisobola okutuyamba okuba abavumu?

  • Bwe twoleka obuvumu kituganyula kitya era kiganyula kitya abo abatulaba?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share