LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Maaki lup. 4
  • “Olutalo lwa Yakuwa”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Olutalo lwa Yakuwa”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • “Olutalo lwa Yakuwa”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2016
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Sigala ng’Oli Mwetoowaze ng’Olina Ebirungi by’Otuuseeko
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Dawudi Yali Tatya
    Yigiriza Abaana Bo
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maaki lup. 4
Goliyaasi nga muwanvu okusinga oyo amukwatidde engabo era nga yeeteeseteese okulwana ne Dawudi.

Dawudi ng’alwanyisa Goliyaasi

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Olutalo lwa Yakuwa”

Okukkiriza Dawudi kwe yalina mu Yakuwa kwali kwesigamye ku ebyo bye yali amumaanyiiko, era ne ku ngeri Yakuwa gye yali amuyambyemu emabega (1Sa 17:36, 37; wp16.5 lup. 11 ¶2-3)

Dawudi teyeegeraageranya na Goliyaasi, wabula yageraageranya Goliyaasi ku Yakuwa (1Sa 17:45-47; wp16.5 lup. 11-12)

Yakuwa yasobozesa Dawudi okuwangula omulabe eyali ow’amaanyi era ow’entiisa (1Sa 17:48-50; wp16.5 lup. 12 ¶4; laba ekifaananyi ku ddiba)

Omusajja ng’asuula pakiti ya ssigala mu kasasiro.

Oluusi tuyinza okuba nga twolekagana n’ekizibu eky’amaanyi, gamba ng’okuyigganyizibwa oba omuze omubi gwe twagala okuvvuunuka. Ekizibu bwe kiba nga kirabika ng’eky’amaanyi ennyo, kikulu okukijjukira nti kiba kitono nnyo bw’okigeraageranya ku maanyi ga Yakuwa agataliiko kkomo.​—Yob 42:1, 2.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share