LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Ssebutemba lup. 2
  • Tendereza Yakuwa olw’Amagezi Ge

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tendereza Yakuwa olw’Amagezi Ge
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Amagezi Yagatwala nga ga Muwendo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Essaala ya Sulemaani Eyayoleka Obwetoowaze era Eyaviira Ddala ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Omuganyulo Oguli mu Kuba n’Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Amateeka ga Yakuwa Gooleka Amagezi n’Obwenkanya
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Ssebutemba lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Tendereza Yakuwa olw’Amagezi Ge

Yakuwa yawa Sulemaani amagezi mangi nnyo (1Sk 10:1-3; w99-E 7/1 lup. 30 ¶6)

Kabaka omukazi ow’e Seba yawuniikirira olw’amagezi Yakuwa ge yawa Sulemaani (1Sk 10:4, 5; w99-E 11/1 lup. 20 ¶6)

Kabaka omukazi ow’e Seba yatendereza Yakuwa olw’okulonda Sulemaani okuba kabaka (1Sk 10:6-9; w99-E 7/1 lup. 30-31)

Mwannyinaffe ng’abuulira omukazi mu kifo awatundirwa eby’okulya.

Okufaananako kabaka omukazi ow’e Seba, naffe tuyinza okukiraga nti tusiima amagezi Katonda g’atuwa. Ekyo tuyinza kukikola tutya? Engeri emu gye tuyinza okukikolamu, kwe kukolera ku ebyo Yesu bye yayigiriza era ne tufuba okumukoppa. (Mat 12:42; 1Pe 2:21) Engeri endala kwe kuyamba abantu be tubuulira okufuna amagezi agava eri Katonda.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share