Footnote
b Obunnabbi obuli mu Danyeri essuula 11 tebulaga mannya g’obufuzi obubeera kabaka ow’obukiika kkono oba ow’obukiika ddyo mu biseera eby’enjawulo. Butegeerekeka ng’obunnabbi butandise okutuukirira. Ate era, okuva akakuubagano bwe kasirikasirikamu, wabaawo ekiseera kabaka omu bw’abeera nga y’ali ku ntikko ate munne nga talina buyinza bwonna.