Footnote
b Nga kituukirawo, Bayibuli ekwataganya amazima n’ekitangaala. Omuwandiisi wa Zabbuli yagamba nti: “Sindika ekitangaala kyo n’amazima go.” (Zabbuli 43:3) Abo abaagala okuyigirizibwa Yakuwa abawa ekitangaala eky’eby’omwoyo mu bungi.—2 Abakkolinso 4:6; 1 Yokaana 1:5.