Footnote
c Ekipima ekimu baakikozesanga mu kugula ebintu ate ekirala mu kutunda, nga buli kimu kiganyula bo bennyini. Era baakozesanga minzaani ng’oluuyi olumu luwanvu oba luzito okusinga olulala basobole okubba abo be baaguzanga oba be baagulangako ebintu.