Footnote
b Amagezi gano wammanga gasobola okukuyamba okuvvuunuka omuze ogw’okutigaatiga ebitundu eby’ekyama: Fuba okulowooza ku bintu ebirala. (Abafiripi 4:8) Weewale okulaba ebintu ebisiikuula okwegomba okubi. (Zabbuli 119:37) Saba Yakuwa akuwe “amaanyi agasinga ku ga bulijjo.” (2 Abakkolinso 4:7) Weemalire ku bintu eby’omwoyo.—1 Abakkolinso 15:58.