Footnote
a Pawulo yali ayagala Onesimo asigale naye, kyokka ekyo kyandibaddeko etteeka lya Rooma lye kimenya, ssaako okulinnyirira eddembe ly’Omukristaayo eyali ayitibwa Firemooni eyali mukama wa Onesimo. N’olwekyo Onesimo yaddayo eri Firemooni era yagenda n’ebbaluwa Pawulo gye yawandiikira Firemooni ng’amukubiriza okwaniriza Onesimo mu ngeri ey’ekisa, nga muganda we ow’eby’omwoyo.—Fir. 13-19.