Footnote
a Ebitundu ebyo ebina ebikulu, abasawo abamu nabyo babitwala ng’obutundutundu obwo. N’olwekyo, kiyinza okukwetaagisa okunnyonnyola omusawo nti tokkiriza kuteekebwamu musaayi wadde ebitundu byagwo bino ebina ebikulu: obutoffaali obumyufu, obutoffaali obweru, platelets, ne plasma.